Lwaki olonda MT5 web terminal
Tekyetaagisa kuyingiza kintu kyonna
Tandika okusuubula amangu ddala okuva mu browser yonna gy'oyagala.

Buli kiseera kiba kipya
Teeka orders eza market ne pending orders, labirira positions zo, era o,analyze charts.

Okuyingira mu akaawunti awatali buzibu
Yingira ng'okozesa ebikukwatako bya Deriv MT5 osuubule ku akaawunti zo zonna.


Engeri y'okufunamu Deriv MT5 ku browser yo
Weewandiise oba yingira
Tonda akaawunti ya Deriv ey'obwereere, oba yingira bw'oba ng'olina eyo dda.
Ggulawo Deriv MT5
Londa Deriv MT5 ku dashboard yo olonde akaawunti gy'oyagala okusuubuliraako.
Yingira mu akaawunti yo eya MT5
Yingiza ebikukwatako ebya MT5 olabe akaawunti yo ey'okusuubula.
Tandika okusuubula
Londa market yo otandike okusuubula amangu ddala ku web terminal.
Web terminal vs desktop app: Njawulo ki eriwo?
| Ebikozesebwa | Web terminal (Ekyuma ky'omutimbagano) | Kompyuta | Enkola ey'oku ssimu (Mobile app) |
|---|---|---|---|
| Okuyingiza | Tewali — ekola mu browser yo | Yeetaaga okuyingizibwa ku Windows oba Mac | Yingiza ng'oyita mu App Store oba Google Play |
| Embeera y'enkola | Ya mangu era ewewula mu kusuubula kwa buli lunaku | Ya mangu era ewewula mu kusuubula kwa buli lunaku | Eyakolebwa okusuubula ng'oli ku lugendo |
| Browser ezikolagana nayo | Chrome, Safari, Firefox, ne Microsoft Edge | Tekikwata | Tekikwata |
| Obukuumi | Okuyunga okukwekeddwa (encrypted), tewali data etereka ku kompyuta | Okutereka ku kompyuta; kukuumibwa obukuumi bwa OS | Obukuumi bwa OS. Bukuumibwa nga buyita mu nkola z'obukuumi eza app store |
| Okuzza obuggya | Mu ngeri ey'otoma — buli kiseera ekola verisoni esinga obuggya | Okuzza obuggya mu ngalo (oba mu ngeri ey'otoma, okusinziira ku OS) | Mu ngeri ey'otoma nga biyita mu app store |
Ebibuuzo ebibuuzibwa ennyo ku Deriv MT5 web terminal
Yee. Ekozesa okukweka kwa HTTPS (encryption) n'okukakasa okw'obukuumi, okukakasa nti data yo yonna n'okusuubula kwo biba bikuumibbwa.
Tekyetaagisa kuyingiza software wadde browser extensions. Buli kimu kikola butereevu mu browser yo.
Yee, naye okufuna obumanyirivu obusinga obulungi, kozesa Deriv MT5 web terminal ku desktop.
Osobola okukola emirimu egisinga egy'okusuubula n'okwekenneenya. Naye, ebikozesebwa eby'omulembe eby'okukola mu ngeri ey'otoma (nga Expert Advisors) bibaawo ku desktop yokka.