Buuka ogende ku bikulu by'omukutu

Obubonero bwa Deriv MT5

Omulimu gw'obubonero bw'okusuubula ogwa MT5 gubasobozesa okuwandiisa (subscribe) ne mukoppa okusuubula kw'abasuubuzi abalina obumanyirivu obusingawo, oba okuwa abasuubuzi abalala enkola zammwe ku musolo gwa subscription.

Mukopere okusuubula kw'abakugu mu ngeri ya automatic ku akawunti yammwe eya Deriv MT5 awatali kusasula oba nga musasula ku ssente ntono. Bwe muwandiikisibwa ku bubonero bw'okusuubula (trading signal), emikolo gy'oyo akubawa akawunti ekobererwa mu ngeri ya automatic ku akawunti yammwe eya Deriv MT5 buli lwaba agikola.

Ebiganyulo by'okuwandiikisa ku bubonero bw'okusuubula MT5

Essuubo ery'abasuubuzi abakugu lizza mu akawunti yammwe mu ngeri ya kyeyautomatiki.

Mwekizze ekiseera – okuwandiisa ku bubonero (signals) kikola okusuubula kwammwe mu ngeri ya bufunze.

Kyangu okutegeka – tewali kye muteekwa okuteeka (installation).

Okubikkulirwa mu bujjuvu kw'ebifo omuwereza yenna by'akoze.

Tewali misolo oba kamisoni ebikwekeddwa.

Engeri y'okwewandiisa ku signal y'okusuubula eya MT5

Omutendera gw'Omusooka

Mugende ku MQL5 Signals

Mu MT5 trading terminal yammwe, mugende ku Tools oluvannyuma mulonde MQL5 Signals.

Mugende ku MQL5 Signals

Omutendera ogw'Okubiri

Mwewandiise ku omuwa obubonero

Mulondeemu omuwi w'obubonero gwe mwagala, oluvannyuma mukanyeko ku "Subscribe".

Mwewandiise ku omuwa obubonero

Omutendera ogw'Okusatu

Mumalirize okwewandiisa kwammwe

Mukyuse emiramwa gyammwe egy'okusuubula n'okuddukanya akabi. Oluvannyuma munyige ku “OK” okumaliriza okwewandiisa.

Mumalirize okwewandiisa kwammwe

Engeri y'okuzzaamu oba okusazaamu okwewandiisa kwammwe

Omutendera gw'Omusooka

Mugende ku My Statistics

Mu Navigator panel, mugende ku Signals ate munyige “My Statistics”.

Mugende ku My Statistics

Omutendera ogw'Okubiri

Mulondeemu omuwi w'obuweereza

Mulondeemu omuwi w'obubonero gwe mwagala okuddamu okwewandiisa gyali oba okusazaamu obuwandiike bwammwe.

Mulondeemu omuwi w'obuweereza

Omutendera ogw'Okusatu

Longooza oba sazeemu okuwandiisa

Munyige ku “Renew” oba “Unsubscribe” okuddaabiriza oba okusazaamu obwegattammwe.

Longooza oba sazeemu okuwandiisa

Note:

  1. Akawunti ya MQL5 community yeetaagisa okuwandiisa ku bubonero bw'okusuubula. Bwe muba temulina akawunti, mugende ku MQL5.com okuwandiisa.
  2. Okuwandiisa ku bubonero obusasulwa, muteeke ssente ku akawunti yammwe eya MQL5.
  3. Musobola okwewandiisa ku mugabi w'obubonero omu bwokka nga mukozesa akawunti emu aka Deriv MT5 mu kiseera kyonna. Musobola okukozesa obubonero bwammwe ku kompyuta ezitusa ku ssatu (3) eziwukana.
  4. Bwe mumala okwewandiisa ku bubonero (signal), temujja kusobola kusuubula n'engalo ku kawunti y'emu eya Deriv MT5.

Ebibuuzo byammwe bye biddibwamu

Kino kisinziira ku signal provider gwe muwandiisiddwa, n'omuwendo gw'ekisale eky'okuwandiisibwa gwe bateeseewo.
Nga tenaba kuwandiikisa ku akubawa obubonero (signal provider), mukebere ebintu nga enkola ye ey'edda, enkola ye y'okusuubula, n'engeri gy'atwala akabi. Munoonye akubawa akola mu ngeri etuukana n'obusobozi bwammwe okugumira akabi n'ebigendererwa byammwe eby'okusuubula.

Mwegatte ku
basuubuzi abasukka mu 3M
mu nsi yonna

Mutandikewo akawunti mu kaseera katono era mutandike okusuubula mu butale bw'ensi yonna — forex, emigabo, ebipimo by'emigabo, n'ebirala.

WhatsApp