Buuka ogende ku bikulu by'omukutu

Deriv P2P

Mukozese ssente z'eggwanga lyammwe okuteeka ne okuggya ssente ku akawunti yammwe eya Deriv. Obuweereza bwaffe obwa peer-to-peer bubakwataganya n'abasuubuzi bannammwe okutambuza ssente mu dakiika ntono.

Engeri y'okufuna Deriv P2P

Mudownload app

Mutereeze Deriv P2P butereevu okuva mu app store ya kyuma kyammwe.

Mudownload app

Mutegeke profile yammwe

Muyingire ku akaunti yammwe eya Deriv, mumalirize okukakasibwa, era mukole erinnya lyammwe ery'okwekozesa.

Mutegeke profile yammwe

Mutandike okuyunga

Mwegatte n'abasuubuzi bannammwe okuteeka ne okuggya ssente.

Mutandike okuyunga

*Okuyinza okufuna Deriv P2P kusinziira ku ggwanga mwe mubeera.

QR code
Mukwate ekifaananyi (Scan) okudownload

Android, iOS ne Huawei

Mufune Deriv P2P
googleplayappstoreappgalleryweb

Mwekizze ekiseera

Mukyuuse mu ddakiika. Mulindirire katono, musuubule nnyo. Muteeke ne muggyeemu ssente mu ddakiika.

Ekola ne ssente z'eggwanga lyammwe ku bwammwe

Mukole n'abasuubuzi bannammwe nga mukozesa emiwendo egyakkiriziganyizibwaako nga tennatandika.

Mwekizze ekiseera

Mwekizze ekiseera

Mukyuuse mu ddakiika. Mulindirire katono, musuubule nnyo. Muteeke ne muggyeemu ssente mu ddakiika.

Ekola ne ssente z'eggwanga lyammwe ku bwammwe

Ekola ne ssente z'eggwanga lyammwe ku bwammwe

Mukole n'abasuubuzi bannammwe nga mukozesa emiwendo egyakkiriziganyizibwaako nga tennatandika.

Emitendera 3 egy'okuteeka ne okuggyamu ssente mu bwangu

Step 1

Munoonye oba mutonde ekirango

Mulonde emiwendo emisingayo obulungi mulagire, oba mutonde ekirango ky'omuwendo gwemwagala.

Step 2

Mutume oba mufune okusasula

Mumalirize okusasula n'omuntu oli gwe musuubulagana naye.

Step 3

Mumalirize enkolagana

Buli oda alina okumalirizibwa n'okukakasibwa mu ssaawa 1.

Mwegatte ku
basuubuzi abasukka mu 3M
mu nsi yonna

Mutandikewo akawunti mu kaseera katono era mutandike okusuubula mu butale bw'ensi yonna — forex, emigabo, ebipimo by'emigabo, n'ebirala.

WhatsApp