Buuka ogende ku bikulu by'omukutu

Amawulire agakwata ku bulamuzi

Okuviira ddala mu 1999, ekibiina kya kkampuni za Deriv kiwereza abasuubuzi mu nsi yonna n'obwesigwa n'obwenkanya. Bulijjo tusigala ku mutindo omulungi ennyo ogw'empisa n'ebisaanyizo by'etteeka. Muno waliwo kkampuni zaffe ento (subsidiary) wamu n'ebikwata ku okuwandiisibwa kwazo n'olayisensi zaazo.

Deriv (BVI) Ltd

Deriv (BVI) Limited (Company No. 1841206), eyatondebwa ku 15 September 2014, ewandiikiddwa mu British Virgin Islands, era ofiisi yaayo entongole eri ku Floor 4, Banco Popular Building, Road Town, Tortola VG-1110, British Virgin Islands. Deriv (BVI) Ltd alina layisensi okuva mu British Virgin Islands Financial Services Commission.

Deriv Investments (Cayman) Limited

Deriv Investments (Cayman) Limited, eyatondebwa nga 25 January 2024 (Registration No 406695), erina obwesimbe mu Cayman Islands ng'endagiriro yaayo esimbiddwa ku Campbells Corporate Services Limited, Floor 4, Willow House, Cricket Square, Grand Cayman KY1-9010, Cayman Islands. Ekulembeddwa Cayman Islands Monetary Authority wansi wa Securities Investment Business Act okukola bizinensi y'okusiga ensimbi mu Securities.

Deriv (Mauritius) Ltd

Deriv (Mauritius) Ltd (Company No. 209524), eyatondebwa ku 11 June 2024, ewandiikiddwa mu Republic of Mauritius, era ofiisi yaayo entongole eri ku 2nd Floor, Offices 201 & 214, Ebene Square Business Hub, Lot E42, Rue de L'Estragon, Ebene, 72201, Republic of Mauritius. Deriv (Mauritius) Ltd alina layisensi ng'Investment Dealer (Full Service Dealer, nga togassibwamu Underwriting) okusinziira ku section 29 eya Securities Act 2005, Rule 4 eya Securities (Licensing) Rules 2007 ne Financial Services (Consolidated Licensing and Fees) Rules 2008. Ekkiriziddwa era ekulembeddwa Financial Services Commission, Mauritius.

Deriv (V) Ltd

Deriv (V) Ltd (Company No. 014556), eyatondebwa ku 17 February 2016, ewandiikiddwa mu Republic of Vanuatu, era ofiisi yaayo entongole eri ku Unit 1, Starfish Lagoon Townhouses, Second Lagoon, Port Vila, Republic of Vanuatu. Deriv (V) Ltd alina layisensi okuva mu Vanuatu Financial Services Commission era kye kimu ku bakiise ba Financial Markets Association.

Deriv.com Limited

Deriv.com Limited y'ekkampuni enkulu ey'ebitundu ebyogeddwako waggulu, erina ennamba y'okwewandiisa 71479, era endagiriro gye yeewandisirizza eri 2nd Floor, 1 Cornet Street, St Peter Port, Guernsey, GY1 1BZ.

Deriv Capital International Ltd (Samoa)

Deriv Capital International Ltd (Company No. 85936), eyatondebwa ku 16 March 2020, ewandiikiddwa mu Samoa, era ofiisi yaayo entongole eri ku Unit 25, 2nd Floor, Nia Mall, Saleufi Street, Apia, Samoa.

Deriv (SVG) LLC

Deriv (SVG) LLC (Company No. 273 LLC 2020), eyatondebwa ku 12 February 2019, ewandiikiddwa mu Saint Vincent and the Grenadines, era ofiisi yaayo entongole eri ku First Floor, SVG Teachers Credit Union Uptown Building, Corner of James and Middle Street, Kingstown P.O., St Vincent and the Grenadines.

The Financial Commission

Tuwandiikiddwa ku Financial Commission, ekibiina ky'ensi yonna ekyeyimirizawo ekyewaddeyo okugonjoola enjawukana mu by'empeereza z'ebyensimbi.

Okutuukiriza obwenkanya mu kugonjoola emisango gyonna, mukwatagane ne Customer Support waffe.

Deriv (FX) Ltd

Deriv (FX) Ltd (Company No. LL13394), eyatondebwa nga 18 January 2017, ewandiikiddwa mu Federal Territory ya Labuan (Malaysia) n'ofiisi yaayo omuzze eri ku No. 1-23A, First Floor, Paragon, Jalan Tun Mustapha, 87008, Federal Territory of Labuan, Malaysia. Deriv (FX) Ltd elina layisinsi okuva eri Labuan Financial Services Authority era ye memba wa Labuan Fintech Association.

Mwegatte ku
basuubuzi abasukka mu 3M
mu nsi yonna

Mutandikewo akawunti mu kaseera katono era mutandike okusuubula mu butale bw'ensi yonna — forex, emigabo, ebipimo by'emigabo, n'ebirala.

WhatsApp