Nsobola kulaba wa ebikwata ku API tokens zange?
- Muyingire ku api.deriv.com nga mukozesa akawunti yammwe eya Deriv.
- Mugende ku Dashboard.
- Mugende ku kabada ka API Token Manager; eno gye muli musanga olukalala lw'ebikuusa ku API tokens zonna ezikwatagana n'akawunti yammwe, wamu n'ebikwata ku zo gamba nga erinnya lya token, ekika ky'akawunti, ekifo token mwekola (token scope), n'ekiseera eyakozesebwa omulundi aasembayo.